18/11/2016
Njagala okubuuza kubantu bano wamanga,
1, Abakyala abalunji nayenga mwasigaza manya nga mulago hospital.mbu oyo yaliwono.😂😂
2, Abawala abalunji nga musula mu grp.😲
3, Abawala abalunji nga muli nga bwemwazalibwa.temulina wadde akagaali.😃😃😃
4, Abawala abalunji nga ever muli entertaining n stress reliver machines to men.🙊🙈
5, Abawala abalunji nga babayuwako soda nebamunywa naye nga byagaana.🙆🙆🙈
6, Abawala abalunji abalina ebinya mubigere na mabeere amalunji naye nga byebyobugaga byemulina.mulinga abakolimire.👀👀
7, Abawala abalunji aberu nga enyange naye nga bizibu kunyonyora ebyabatuukako anti agenda tadaaaaaaa.😷😷
8, Abawala bebayita ababi nga musula nga ba binojo.mwevuga,mulina emirimu mukola, abagalwa.abaana,emikwano,mwesuza, mutambude amawaanga.👍👌👌
9, Abatalina binya mubigere naye nga mukama tabatimaye wadde.anti mwebaza bwebaza.👌👍
10,Abawala abatono mu size nga ba first ladies nye nga bajabamwe banenenyoooo naye nga babaduka bwebabalaba.😃😃😂😂💪💪👌👍
?kanyumide nyo.namwe mubuuzeko bemwagala eyo.mukulikeyo kumirimu ate abagenda obugenzi tubagaliza birunji namwe.